Onkuba feat Mr weadington

Jah Bless

Onkuba by Nick Doo UG intro: magic planet, mr weadington Nick Dooo Uganda Guitar records. Nicko Pro on the beat chorus: onkuba,(ebyadala)onzita, wotali,(gwe abasinga) gutujja onkuba,(tonumya)onzita, wotali,(gwe gwenina) gutujja onkuba,(ebyadala)onzita, wotali,(gwe abasinga) gutujja onkuba,(tonumya)onzita, wotali,(gwe gwenina) gutujja verse: silimba gwe gwenina mubanji wotali nze siba nabulungi njagala gwe nkuwe ebilungi ebilungi ngamba mu bunji owooma tomanyi na buuji ebilungo wakozesa binji mubutuufu onsingila abalungi oli mulungi nga sheebah karungi verse: mba njagala mbeeele, nga ndi naaaawe eeeehhhh bateese baleke ate bagala twekyawee eeeeehhhh mukwano gunyume nze abalala mbakyawe eeeeehhh bali tubalumye, ne ensi eno bajikooweeee eeeeeh kimanye nkwagala kufa muwalaaaa nkwagala kufa baibeee kimanye nkwagala kufa muwalaaaa eeeh aaai njagala nkulage engeri je nkunyumirwa kabina obigula omutima ne guffa dear mubutuffu binyuma nze njagala ompe ku care kikwano toloba omukwano guli mu gear bulamu bunyuma e Uganda nga ondi ku near gwe nomala ondeka oba toli na fair njagala tube babili nga tuli pair bayaye baleke bibi byebakusudiyaa chorus: onkuba,(ebyadala)onzita, wotali,(gwe abasinga) gutujja onkuba,(tonumya)onzita, wotali,(gwe gwenina) gutujja onkuba,(ebyadala)onzita, wotali,(gwe abasinga) gutujja onkuba,(tonumya)onzita, wotali,(gwe gwenina) gutujja verse: malaika bazitenda, naye ono azisinga nfunye ekimyula kyana kya mu india buli bwe mbeela naye, riziki zeyiwa ne be manja kwolwo bebanoonya eno je tuyina ba pipo batwewunya okwagala nze nick Doo owe mivumba ejiwunya njagala tuzaale abaana tukole nick famile nkukube embaga efulumile ne mawulile nti celeb nick doo yafunye anaamufumbila emere. wamponyeza emere yo mu toninyila mu katale anti kati ndya nyige kuba nafuna ajifumba chorus: onkuba,(ebyadala)onzita, wotali,(gwe abasinga) gutujja onkuba,(tonumya)onzita, wotali,(gwe gwenina) gutujja onkuba,(ebyadala)onzita, wotali,(gwe abasinga) gutujja onkuba,(tonumya)onzita, wotali,(gwe gwenina) gutujja kimanye nkwagala kufa muwalaaaa eeeeh ya nkwagala kufa baibeee kimanye nkwagala kufa muwalaaaa, eeeeh ya nkufilako baibeeeee kyana kiwala gwe otambula obigula kyoka bwo bigula mutima nenzikiliza nkwagala kufa ela nkwagala kifiliza mukwano gwaddala ate temuli kuzikiza eeeeh yaaye kimanye nkwagala kufa muwalaaaa eeeeh ya nkwagala kufa baibeee kimanye nkwagala kufa muwalaaaa, eeeeh ya

Written by: Lyrics Licensed & Provided by LyricFind

Create your own version of your favorite music.

Sing now

Kanto is available on:

google-playapp-storehuawei-store